27
Feb
Ebibi byaffe ebyemabega, ebyaleero n’ebirijja bwebiba byasonyiyibwa, kiki ekiddako?
(Luganda: Our Sins—Past, Present, and Future—Are Forgiven. Now What?) Ekanisa ezimu enaku zino mulimu enjigiriza egamba nti, ebibi byo ebyemabega, ebyolwaleero, nebirijja byasonyiyibwa, nolwekyo osobala okwesiya nga bwoyagala, ekisa kimala. Abaaye mbuza, tweyogele okukola ebibi olwo ekisa kyeyongere? Kikafuwe! Vidiyo eno ejja kukuyamba okutegeera okusinzira mu bwawandikibwa engeri gyotekeddwa okweyisa mu oluvanyuma lwokusonyiyibwa ebibi.