11
Sep
Omukulisitayo no’ bwetavu bw’omwoyo owokwawula (The Christian and the Need for Discernment)
Wakati mukulindirira okuda kwa Mukama waffe, tutekendwa okwekenenya bwe tukiriza na’lwaki tubikiriza. Akatambi kano kakunyonyola engeri joyinza okwekenenya mu byo’kiriza nga omukulisitayo.